Lyrks
Lyrks
Lyrks
Cover Art

Katonda Ali Nawe Lyrics by David SonJC

2011

[Intro: David SonJC]
David SonJC
New style (New style)
[Chorus: David SonJC]
Katonda alinawe, alinawe, alinawe
Katonda alinawe, alinawe, alinange
Oyo alinawe, alinange, alinaffe
[Verse 1: David SonJC]
Omwana atuzaalidwa
Omulenzi atuweleddwa
Obuyinza buli mumukonogwe
Katonda ow'amaanyi
Kitaffe ow'olubelera
Empologoma ya Yuda
Munyenye ly'okymakya
Omulangira ow'emirembe
Whoo!
[Chorus: David SonJC]
Katonda alinawe, alinawe, alinawe
Katonda alinawe, alinawe, alinange
Oyo alinawe, alinange, alinaffe
Katonda alinawe, alinawe, alinawe
Katonda alinawe, alinawe, alinange
Oyo alinawe, alinange, alinaffe
[Verse 2: David SonJC]
Bizibu bikwetolode
Olaba bikuyinza
Katonda akugamba
Totya nkununudde
Nkuyise erinya lyo
Oli wange
Bwoyita mumaazi
Ndiba nawe
Bwoyita mumiga
Tejjijja kutwala
Bwoyita mumuliro
Tegujja kwokya
Kubanga ndi Mukama
Katonda, oh
Omutukuvu wa Isirayiri
Mulokozi, oh
Whoo!
[Chorus: David SonJC]
Katonda alinawe, alinawe, alinawe
Katonda alinawe, alinawe, alinange
Oyo alinawe, alinange, alinaffe
[Verse 3: David SonJC]
Kati nno kyenkukutira
Munange togwamu maanyi
Gazibu ago goyitamu
Mukama agajjawo
Nzegere ezikuliko
Mukama azikutula
Obwavu bwoyitamu
Mukama abujjawo
Whoo!
[Chorus: David SonJC]
Katonda alinawe, alinawe, alinawe
(Omoluwadde) Katonda alinawe, alinawe, alinange
(Akoye) Oyo alinawe, alinange, alinaffe
(Mubuzibu) Katonda alinawe, alinawe, alinawe
(Abiri mu nnya) Katonda alinawe, alinawe, alinange
(Musanvu) Oyo alinawe, alinange, alinaffe
[Bridge: David SonJC]
Omwana atuzaalidwa
Omulenzi atuweleddwa
Obuyinza buli mumukonogwe
Katonda ow'amaanyi
Baaba ow'olubelera
Empologoma ya Yuda
Munyenye eyokunkyo
Omulangira ow'emirembe
[Chorus: David SonJC]
Kibumba aliniwe, aliniwe, aliniwe
(Maama) Kibumba aliniwe, aliniwe, alinize
(Daada) Oyo aliniwe, alinize, aliniffe
(Sister) Kibumba aliniwe, aliniwe, aliniwe
(Mukagwa) Kibumba aliniwe, aliniwe, alinize
(Abiri mu nnya) Oyo aliniwe, alinize, aliniffe
(Musanvu) Kibumba aliniwe, alinize, aliniffe
God is with you, with me, with us
Katonda alinawe, alinange, alinaffe
[Verse 4: David SonJC]
Bizibu bikwetolode
Olaba bikuyinza
Katonda akugamba
Totya nkununudde
Nkuyise erinya lyo
Oli wange (oli wange)
Bwoyita mumaazi
Ndiba nawe (ndiba nawe)
Bwoyita mumiga
Tejjijja kutwala (oli wange)
Bwoyita mumuliro
Tegujja kwokya
Kubanga ndi Mukama Katonda, oh
Mulokozi, oh
[Chorus: David SonJC]
Katonda alinawe, alinawe, alinawe
(Omukulembeze) Katonda alinawe, alinawe, alinange
(Omusomi) Oyo alinawe, alinange, alinaffe
(Omusumba) Katonda alinawe, alinawe, alinawe
(Omuyimbi) Katonda alinawe, alinawe, alinange
(Ku nyanja) Oyo alinawe, alinange, alinaffe
(Mubanga) Katonda alinawe, alinawe, alinawe
(Ku lugudo) Katonda alinawe, alinawe, alinange
(Alinaffe) Oyo alinawe, alinange, alinaffe

About “Katonda Ali Nawe” by David SonJC

Read the complete lyrics to "Katonda Ali Nawe" by David SonJC in 2011. On Lyrks you can follow along with the full text, explore the artist's discography, and discover related songs. The track is often categorized under Christmas, Uganda, Gospel.

"Katonda Ali Nawe" is performed by David SonJC. in 2011 This page provides the full lyric text for fans who want to sing along, study the songwriting, or compare versions across releases. Lyrks organizes lyrics by artist and song slug so you can bookmark and share a stable URL. Music lyrics help listeners connect with emotion, narrative, and rhythm in a track. Whether you are learning English, researching a favorite chorus, or preparing for karaoke, having accurate line breaks and section labels (verse, chorus, bridge) makes the experience easier. We link to the official artist profile on Lyrks where available, including biography snippets, top songs, and chart placements when we have that data. If you enjoy "Katonda Ali Nawe", explore more songs by David SonJC using the links below. Chart and trending pages on Lyrks highlight what listeners are searching for this week. For copyright or correction requests, see our DMCA and contact pages.

View all songs and biography for David SonJC · Trending lyrics · Billboard Hot 100

Frequently asked questions

"Katonda Ali Nawe" is credited to David SonJC. Songwriting credits may include additional writers listed on the release; check the credits section on this page for linked collaborators.

Album information for "Katonda Ali Nawe" is not available in our database yet. You can still read the full lyrics on this page.

Visit the David SonJC artist page at /artist/david-sonjc for biography, popular tracks, and links to more lyric pages.