Lyrks
Lyrks
Lyrks
Cover Art

Kabi Lyrics by Ivoltage

2024

(Verse 1)
Buli feke rapper mukizimbe
Waku dai
Yelula ebala sikukwata
Amataayi, IVoltage mukizimbe
Showtime atamanyi mugambe
Akabika omulalu kabikuse
Mbadde muyala naye kubali
Nzikuse
Okunyumirwa nkola yange
Dj tekayo ekigoma
Abadigize mbabukuse
Hello bamajje kigweerawa leero
Anti mukimanyi mubajjeti temuli
Tulo Fire Fire
Muliro muliro, mateeka
Okunyumirwa ate nalo, okusula
Munju aka kabiro, kamessegi
Nfunye selekita abikudde
Fayilo, abaana kufuro
Betala ngabulolo
Dembe lyange, dembe lyo
Okubaayo mukizimbe ekiro
(Hook)
Kabi, kazеkamaze ko
Wuliirza ririkisi, eziri
Murapu zako
Kabi kalina eswanga
Laba vidеo zako
Gwe akazoleya
Boi lumu olikalozaako
(Verse 2)
Ekitabo kyalapu, kininye
Leero buli rapper mukizimbe
Kawunye
Leero kandye ekigambo
Namwe munewunye
Mumarapu ndiwala, nnyonnyo
Mubanga nga munyenye
Nanyini marapu, kabaka
Mpitta mwenge bagamba
Ekikolimo kyenkonko tekita
Kamunye
Ba rapper mumbuzeeko nnyo
Olwaleero mbafunye
Ataliwo gwe awoonye
Kano kentonye abaliwo mwe
Abaluguddemu mu lwapu
Kambafunye funye sawa
Mbi mikizimbe mufunye
Emigongo, simukazi, simusajja
Mbagatisse nga katogo
Tewetya nyenyamu newoba
Mawungo kiki kyolinda
Please mi Dj leego okudigida
Simusango nganyini kibuga
Kano mpisaawo kalango
(Hook)
Kabi, kazekamaze ko
Wuliirza ririkisi, eziri
Murapu zako
Kabi kalina eswanga
Laba video zako
Gwe akazoleya
Boi lumu olikalozaako
(Verse 3)
Ku mic ndikali nga Museveni
Ku ntebbe, nazalibwa ndi emu
Mukuyimba ekiba kibe
Buli rapper anelijjamu abela
Mulabe bonna batidde benyamidde
Mc kampadde mic engoma
Kambakubbe, sharp rapper yenze
Bano bali bamawubbe, kanyirire
Kabagubbe, kanvimbe, kabalobe
Yo kyekimu era nze katudde
Kabadibbe
Bafani temufaayo, ekiwoma
Kafumbe, ebigambo kambasimbe
Kubivulu bantimbe okuva
Bwenajja. Buli rapper
Mubuwambe bona batidde
Bennyamidde ayi bambe
Bwemba mukizimbe buli rapper
Mutunuzza ndali
Nabo bewunya ngeri
Gyenkubamu ekibali
Ndimubi mu rap azoleye sijjali
Nze boss wekigambo Ug to Kigali
Step – by – step mbala future
Namidali bameni abali
Mu nziremu muzuri mukisaawe
Kya hip – hop mpitibwa referee
Buli rapper anewulira
Ever mba free
Credits

About “Kabi” by Ivoltage

Read the complete lyrics to "Kabi" by Ivoltage in 2024. On Lyrks you can follow along with the full text, explore the artist's discography, and discover related songs. The track is often categorized under Rap.

"Kabi" is performed by Ivoltage. in 2024 This page provides the full lyric text for fans who want to sing along, study the songwriting, or compare versions across releases. Lyrks organizes lyrics by artist and song slug so you can bookmark and share a stable URL. Music lyrics help listeners connect with emotion, narrative, and rhythm in a track. Whether you are learning English, researching a favorite chorus, or preparing for karaoke, having accurate line breaks and section labels (verse, chorus, bridge) makes the experience easier. We link to the official artist profile on Lyrks where available, including biography snippets, top songs, and chart placements when we have that data. If you enjoy "Kabi", explore more songs by Ivoltage using the links below. Chart and trending pages on Lyrks highlight what listeners are searching for this week. For copyright or correction requests, see our DMCA and contact pages.

View all songs and biography for Ivoltage · Trending lyrics · Billboard Hot 100

Frequently asked questions

"Kabi" is credited to Ivoltage. Songwriting credits may include additional writers listed on the release; check the credits section on this page for linked collaborators.

Album information for "Kabi" is not available in our database yet. You can still read the full lyrics on this page.

Visit the Ivoltage artist page at /artist/ivoltage for biography, popular tracks, and links to more lyric pages.