Lyrks
Lyrks
Lyrks
Cover Art

Gwesambayo Lyrics by Ntaate

Amuleese

0

Tuleme kwerabira mangu
Nti mukama tatulekulira
Nti era amanyi galina bwajja'yo ayita nago
Tuleme kwerabira mangu
Nti byetuwulira abiwulira
N'obulumi bw'oyitamu
Amala kubupima oba obusobola
Tulwazanga
Twemulugunya
Twefulira ddala
Abategera embeera okusinga oyo eyagisa munkola
Tufiirwanga twekubagiza
Twefulira ddala abalumiddwa okusinga oyo taata atulaba mubulumi
Nga naye tulina kusaba
Nti kyetukozeko tukoze
Naye ate gw'asembayo
Okusalawo kwo mukama tewaliyo akuddamu
Tujjanjabye tufubye naye ate gw'asembayo
Obusawobwo gwe mukama tewaliyo abuvuganya
Tuleme kwerabira mangu nti omulabe ye amulabisa maaso (Amulaba na maaso ye)
Nti era amulaba wayimiridde nga akukuba obusaale
Tuleme kwerabira mangu nti yabuyimiriranga mu maaso
Nga gwe oli eyo olya butaala
Anti osomose okuffa n'okuziyira
Tulwazanga twemulugunya
Twefulira ddala abategera embeera okusinga oyo eyagisa munkola (okusinga yee)
Tukaabanga, twekubagiza, twefulira ddala abalumiddwa okusinga Yesu atulaba mubulumi
Nga naye tulina kusaba
Nti kyetukozeko tukoze naye ate gw'asembayo
Okusalawo kwo Mukama tewaliyo akuddamu (yesu)
Tujjanjabye tufubye naye ate gw'asembayo
Obusawobwo gwe Mukama tewaliyo abuvuganya (uh uh uh)
Nti kyetukozeko tukoze naye ate gw'asembayo
Okusalawkwo Mukama tewaliyo akuddamu
Tujjanjabye tufubye naye ate gwe asembayo (yegwe nantamegwa)
Obusawo wo bwo gwe mukama tewaliyo akuvuganya
Kyetukozeko tukoze naye ate gw'asembayo (taata wange)
Okusalawokwo Mukama tewaliyo akuddamu
Ffe'no tujjanjabye tufubye naye ate gw'asembayo (Ngezako naye gwe asembayo)
Obusawobwo gwe Mukama tewaliyo abuvuganya
Credits

About “Gwesambayo” by Ntaate

Read the complete lyrics to "Gwesambayo" by Ntaate from the album "Amuleese". On Lyrks you can follow along with the full text, explore the artist's discography, and discover related songs. The track is often categorized under Pop.

"Gwesambayo" is performed by Ntaate. from the album "Amuleese" This page provides the full lyric text for fans who want to sing along, study the songwriting, or compare versions across releases. Lyrks organizes lyrics by artist and song slug so you can bookmark and share a stable URL. Music lyrics help listeners connect with emotion, narrative, and rhythm in a track. Whether you are learning English, researching a favorite chorus, or preparing for karaoke, having accurate line breaks and section labels (verse, chorus, bridge) makes the experience easier. We link to the official artist profile on Lyrks where available, including biography snippets, top songs, and chart placements when we have that data. If you enjoy "Gwesambayo", explore more songs by Ntaate using the links below. Chart and trending pages on Lyrks highlight what listeners are searching for this week. For copyright or correction requests, see our DMCA and contact pages.

View all songs and biography for Ntaate · Trending lyrics · Billboard Hot 100

Frequently asked questions

"Gwesambayo" is credited to Ntaate. Songwriting credits may include additional writers listed on the release; check the credits section on this page for linked collaborators.

"Gwesambayo" appears on "Amuleese".

Visit the Ntaate artist page at /artist/ntaate for biography, popular tracks, and links to more lyric pages.